Irene Ntale Kikomando song lyrics
Irene Ntale Kikomando song lyrics
Uuh oo uuh oo
Oooo oo
Ye ye ye
Respect to the one ghetto president, from Irene Ntale
Respect to the one ghetto president ne dance ku mapeesa
Bwenali ' omuto nalotanga bingi
Okuvuga amamotoka nesente nyingi
Ngamanyi bilimpa amassanyu mangi
Naaye nkizudde byonna byonna kwelimba
Nenzijukira ebigambo bya maama
Nti mwana wange obulamu kya beeyi
Nebwofuna okatono kaba ka muwendo
Bwobanga okalya nosobola okwebaaka
Essanyu libawo oluusi netusanyuka enkya neligenda
Ensi yo bwetyo gwe bwoba nga okaaba
Kaaba mpola bangi bazifuna naaye tebebaka .
Bwofuna ekikumi kirye
nemeeme egume
Nange gw' olaaba azilina nange bwentyo
Enaaku enumma, ensi eno enyiga
Naaye negumya, nga'omukyala
Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando
Nolowooza katonda yakwerabila
Baka abagagga bangi
ela bevuuga, enkoko balya naaye tegenda.
(Hoo)
Tewaali ayagala mubeera embi
Naaye ebizibu bya ' ensi bwebityo
Toganya kusigala mu mbeera embi
Ela fuuba obeere omusanyuffu
Buli wamu mubulaamu eliyo embeera embi
Nnemwabo bewegombesa
Nabazilina balaba ku mbeera embi
Lywakuba tebalaga
nze oli bwandaaba, ayinza okugamba nti
Eeh maama, abo abo bamala
Motoka avuga, ye' ki kyatalina natamanya nti nange mba nebizibu byange
Nange nyolwa waamu nokunyigirizibwa
mumutima lwakuba nsilila
Bwofuna ekikumi kirye, nemeeme egume
Nange gw'olaaba azilina nange bwentyo
Enaaku ennuma, ensi eno enyiga
Naaye negumya nga ' omukyala
Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando
Nolowooza katonda yakwerabila
byaka abagagga bangi, ela bevuuga
Enkoko balya naaye tegenda.
Ooooohh oooh oo
Obulamu lugendo olujudde amakoona
Byetusubila atte sibyetusanga
Eyo gyensula gyempita ewaaka
Naaye oluusi ndowoza tewaddika
Naaye oluusi kimalamu amanyi nga gwoyagala akujjukiza byayitta
Kyonna ekyo kyoli manya kyekisinga labira kunze gwewesiimisa
Nzijukila,
Bwenawulila ebidongo nagendanga
Nze ne 'mikwano gyange nga tubala
Naaye kati obuvunyiizibwa bwampamba
Ela lwenkimanya nti zikusooka
Bwofuna ekikumi kirye
nemeeme egume nange gw' olaaba azilina nange bwentyo
Enaaku enumma, ensi eno enyiga
Naaye negumya nga' omukyala
Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando Nolowooza katonda yakwerabila
Baka abagagga bangi, ela bevuuga enkoko balya naaye tegenda.
Bwofuna ekikumi kirye
Nemeeme egume nange gw' olaaba azilina nange bwentyo
Enaaku enumma, ensi eno enyiga
Naaye negumya nga' omukyala
Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando nolowooza katonda yakwerabila
Baka abagagga bangi, ela bevuuga enkoko balya naaye tegenda.