AbcSongLyrics.com

Bebe Cool Tofa Ku Bigambo song lyrics


Bebe Cool Tofa Ku Bigambo song lyrics
Bad mind bad pipo
Can't stop u from everything u do in yo life... true dat
Ooooooh yeah
Nziguse towakana bwentyo bwenzize nakayimba kakano ebilungi byembawa
Left right one two bwongo bwenjiwa, nabateesi batupowe basinge munsiko, mukwanogwange tobandala sembera oyiige byensi byakyusenyo tuli mukigoye wezinge akasente kakekwa kezizikwa mubisenge nagasajja kakuze emize gasulika nenge
Byempulira eno gwe owulira biki eyo nti nenguuzi esuuse kyoka tuli buubi eno kyoka ensino eno etutwalawa eyo, etali kuubo mukama gyeyakowa ai yai yai
Sooka omanye ki kyoli nensonga kulwaki mukama akukuumye ei ei kubanga eno ensi mwoli erimu ebigambo naye manya ekigambo...
Tofakubigambo(byaabo abakuli mumaso ne mugongo) ei yai yai
Gwesonga mumaso(tolina musango balanyo akazanyo) ei yai yai...
Wade oluusi bigaana(there re ups and downs)... notekamu namanyi(there re ups and downs)
Wade oluusi bikaluba(there r ups and downs)...but i know(u'll be fine sometime)
I can c nkulaba nga otidetidemu kuba obulamu bwakyusemu, gwe buuka bukamu okange kangemu bwebuzibira nga nawe oli number emu
Sibuli adaa emabegga nti aba alemerweda oluusi tudayo emabegga nga tusinzira teri ndoowoza yamubi egyawo kilabokyo baleke abo bogere, baseke balyenyuraaa... aah
Teri teri doggo kumwana womu yisirayiri sebo manya, emiriimugyo gyilimu omukisa kuba giri mikonogyo nebikusiffo bibyo... oh. Tosasula mukama yagaba, ebibyo bigereke atte bwebiriba... umm amazima gakatonda bwekiri abo babuuse amaaso gwe fungiza ofuube... eeh
Anyways
Omutaabazi gwananyi gwakuba engaabo... ooh
Newasude engaabo wakomya olutabaalo... ooh
Topowa topowa topowa kubanga olina mukwano gwo
Eno ensi kupambana kati amagezi genkuwa... oooh

Yo swangz avenue
Bebebantun gagamel ting dis
St andrew never mind the back biters, never mind what pipo say u know
Pull up yo socks, lets go wak harder full information dis one is for all working pipo bless...